Baibuli Egamba Ki Ku Kumanya? — Ekitundu 2 · Ebyawandiikibwa bya KJV n'Ebinnumero bya Strong — Bible Quiz
For each reference below, choose what that verse teaches. Your score appears at the end.
This is the graded quiz. Pass it to earn credit toward your Ministry Certificate of Endorsement.
John 17:3 — Buno bwe bulamu ________, okutegeera ggwe Katonda omu ow’amazima, n’oyo gwe watuma, Yesu Kristo.
ekyawandiikibwa
obutaggwaawo
omuyigirizwa
Romans 1:28 — Bwe baagaana okumanya Katonda, Katonda kyeyava ________ ne babeera n’omutima omwonoonefu ne bakola ebitasaana.
mingi
vviivi
abaleka
1 Corinthians 8:1 — Kale ku nsonga ey’okuwaayo ________ eri bakatonda abalala: tumanyi nti byonna tubitegeera. Naye okwerowooza nti tumanyi kuleeta okwekuluntaza naye okwagala kuzimba.
ssaddaaka
amateeka
ebibi
2 Timothy 3:7 — abayiga ________, kyokka ne batatuuka ku kutegeerera ddala amazima
abaserikale
bulijjo
abawala
1 Timothy 6:20 — ________, kuumanga kye wateresebwa. Weewalenga ebigambo ebivvoola, era ebitaliimu nsa, n’empaka ez’ebigambo ebiyitibwa eby’amagezi naye nga bya bulimba
Laazaalo
Ggomola
Timoseewo
Habakkuk 2:14 — Kubanga ensi erijjula okumanya ekitiibwa kya Mukama, ng’amazzi bwe ganjaala ku ________.
nnyanja
ssaddaaka
lusozi
2 Peter 3:18 — Mweyongere okukula mu kisa ne mu kutegeera Mukama waffe era ________ waffe Yesu Kristo. Oyo aweebwenga ekitiibwa kaakano n’emirembe gyonna. Amiina.
Omulokozi
Abafalisaayo
n’Abaperezi
Link copied
Has this study helped you? Share a short or your full testimony — your story helps someone else find this site.
Save your progress
Optional. You never need an account to use this site.
Keep your quiz scores and your certificate if you change phone or clear your browser.
Restore progress
Restoring replaces the progress on this device, and any certificate you print afterwards will carry the name on the record.
