🌐 Language
'Olelo Hawai'iAfaan Oromoobahasa IndonesiaBelarusianBrezhonegCebuanoChamorroChichewachiShonaChongthuCiyawoDanskDeutschEestiEnglishEspañolEsperantoeʋegbeFrançaisHausaHrvatskiIgboIlocanoItalianoKikuyuKiswahiliKiyombiKreyòl AyisyenLatinaLatviešulietuviųLingálaLugandaMagyarMahasuiMāoriNederlandsNorskPohnpeianPolskiPortuguêsQach’abelRomaniRomânăSanskritSetswanaShqipsrpski jezikSuomiSvenskaTagalogTiếng ViệtTonganTwiTürkçeUyghur tiliYorùbáÍslenskaČeštinaБългарскиРусскийУкраїнськаעבריתاردوالعربيةفارسیكوردی سۆرانیअहिराणी‎नेपालीभद्रवाही‎मराठीमानक हिन्दी‎हरियाणवी‎অসমীয়াবাংলাਪੰਜਾਬੀગુજરાતીଓଡ଼ିଆ‎தமிழ்తెలుగుಕನ್ನಡമലയാളംไทยဗမာἙλληνική中文日本語한국어+ All languages
See More Jesus

Baibuli Egamba Ki Ku Bunyiikivu? — Ekitundu 2 · Ebyawandiikibwa bya KJV n'Ebinnyonnyozi bya Strong — Bible Quiz

For each reference below, choose what that verse teaches. Your score appears at the end.

This is the graded quiz. Pass it to earn credit toward your Ministry Certificate of Endorsement.

2 Timoseewo 2:15 — Fubanga okweraga ng’osiimibwa Katonda, ng’oli mukozi akola ebitakuswaza, era nga weekuumira mu ________ ery’obubaka obw’amazima.
Omwoyo
emirimu
kkubo
Abaefeso 4:3 — Munyiikirenga ________ obumu obw’Omwoyo mu kwegatta awamu okw’emirembe.
okulabika
okubeera
okukuuma
Engero 10:4 — Emikono emigayaavu gyavuwaza, naye emikono eminyiikivu gireeta ________.
okutegeera
obugagga
amagezi
Engero 27:23 — Okakasanga nti omanyi bulungi embeera z’ekisibo kyo, ________ omwoyo ku ggana lyo.
ossangayo
n’obugumiikiriza
bwenkanya
Abaebbulaniya 6:19 — Essuubi eryo lye linywereza ddala ________ zaffe ng’ennanga bw’enyweza eryato. Essuubi eryo lituyingiza munda w’eggigi.
okusaba
ensonyi
emmeeme
Abaruumi 12:8 — oba omulala okugumya banne mu kubazzaamu amaanyi, oba omulala mu kugaba, oba omulala, okufuga n’obunyiikivu, n’omulala okulaga ________ nga musanyufu.
ekitiibwa
obutaggwaawo
ekisa
Yuda 1:3 — Abaagalwa, nnali neesunga nnyo okubawandiikira ku bulokozi bwaffe bwe ntyo nawalirizibwa okubawandiikira nga mbazzaamu amaanyi nga mbegayirira mulwanirire okukkiriza ________ kwe baaweebwa omulundi ogumu.
ebikolwa
n’ebibuga
abatukuvu
Matayo 7:8 — Kubanga buli asaba aweebwa, n’oyo anoonya, ________, n’oyo akonkona aggulirwawo.”
azuula
ateeka
asitula
Isaaya 55:6 — Munoonye Mukama nga bw’akyayinzika ________, mumukaabirire nga bw’akyali okumpi.
okusaasira
okuwona
okulabika
Ekyamateeka Olwokubiri 4:9 — “Ekikulu, weekuume nnyo nga weerabirira mu ________ gye weeyisaamu, olemenga kwerabira ebyo byonna amaaso go bye gazze galaba oleme okubiganya okuva mu mutima gwo ennaku zonna ez’obulamu bwo. Biyigirizenga abaana bo, nabo babiyigirizenga abaana baabwe.
abalabe
ngeri
ekitiibwa
Engero 4:23 — Ekisinga byonna ________ omutima gwo, kubanga y’ensulo y’obulamu bwo.
kuuma
okuzuula
okutunula
Yuda 1:21 — nga mwekuumira mu kwagala kwa Katonda, nga mwesunga okusaasira kwa Mukama waffe Yesu Kristo olw’obulamu ________.
ennyonta
obutaggwaawo
ekyawandiikibwa
Tito 3:8 — Ekigambo ekyo kyesigwa, era nkukuutira ebyo obinywezenga abakkiriza Katonda bajjukirenga okukola ________ ebirungi; ebintu ebyo birungi era bigasa abantu.
abatukuvu
ebikolwa
amateeka
Isaaya 40:31 — Naye abo abalindirira Mukama baliddamu buggya ________ gaabwe, balitumbiira n’ebiwaawaatiro ng’empungu; balidduka mbiro ne batakoowa, balitambula naye ne batazirika.
amaanyi
omutima
erinnya
2 Peetero 1:11 — Era mulyanirizibwa n’essanyu lingi nnyo mu bwakabaka bwa Mukama waffe era ________ waffe Yesu Kristo.
Abafalisaayo
Omulokozi
Abakanani

← Back to the study