Baibuli Egamba Ki Ku Bigumiikiriza? — Omusingi · Ebyawandiikibwa bya KJV n'Ennamba za Strong — Bible Quiz
For each reference below, choose what that verse teaches. Your score appears at the end.
This is the graded quiz. Pass it to earn credit toward your Ministry Certificate of Endorsement.
Yakobo 1:2-4 — Baganda bange, mulowoozenga byonna okuba essanyu, bwe mukemebwanga mu ________ ezitali zimu
ngeri
kkubo
omukulu
2 Peetero 1:5-7 — Noolwekyo mufubenga nnyo, okukkiriza kwammwe mukwongereko obulungi, ne ku bulungi mwongereko ________
okutegeera
omutuukirivu
empeera
2 Peetero 1:8 — Kubanga bwe muba n’ebyo ne byeyongera obungi, bibafuula ba mugaso era ababala ________ olw’okutegeera Mukama waffe Yesu Kristo.
bulijjo
abaserikale
ebibala
Lukka 8:11-12 — “Kale, ________ g’olugero olwo ge gano: Ensigo ky’ekigambo kya Katonda.
ejjinja
okutya
amakulu
Matayo 7:15-16 — “Mwekuume abayigiriza ab’obulimba, abajja nga bambadde ________ g’endiga, songa munda gy’emisege egigenda okubataagulataagula.
malaalo
amaliba
ebiro
2 Timoseewo 4:3-4 — Kubanga ekiseera kijja lwe baligaana okuwulira ________ entuufu, era olw’okugoberera okwegomba kwabwe balyekuŋŋaanyiza abayigiriza, abalibayigiriza bye baagala, okuwulira.
Byenda
ekiwundu
enjigiriza
Tito 1:10-11 — Kubanga waliwo bangi abawakana, aboogera ebitaliimu era ________, n’okusingira ddala abo ab’omu bakomole.
abakola
abalimba
okusinda
Matayo 7:21-23 — “Si bonna abampita nti, ‘Mukama waffe, Mukama waffe,’ be baliyingira obwakabaka obw’omu ggulu, wabula abo bokka ________ ebyo Kitange ali mu ggulu by’ayagala.
abawala
endwadde
abakola
1 Peetero 4:12-13 — Abaagalwa, temwewuunya ________ obw’amaanyi bwe bubatuukako ng’abatuukiddwako ekintu ekitali kya bulijjo.
ettaala
obuggya
obulumi
1 Basessaloniika 2:19-20 — Kale Mukama waffe Yesu bw’alijja, si mmwe mulibeera ________ n’essanyu lyaffe, n’engule ey’okwenyumiriza kwaffe?
essuubi
okwegomba
yekka
Matayo 5:11-12 — “Mulina omukisa mmwe, bwe banaabavumanga, ne babayigganya, ne baboogerako ebibi ebya buli ________, ne babawaayiriza, nga babalanga nze.
ngeri
kkubo
ey’obwakabaka
Omubuulizi 4:12 — Omu awangulwa mangu, kyokka ababiri bayinza okwerwanako. Kubanga ________ ogw’emiyondo esatu tegukutuka mangu.
omusota
omuguwa
obuyinike
Yobu 5:17-18 — “Alina omukisa omuntu Katonda gw’abuulirira; noolwekyo tonyooma kukangavvula kw’oyo ________.
Ayinzabyonna
Abakaludaaya
Abafirisuuti
Abaebbulaniya 12:11 — Okukangavvulwa kwonna mu biro ebya kaakano tekufaanana nga kwa ssanyu, kuba kwa bulumi, naye oluvannyuma kuleeta ebibala eby’emirembe eri abo abayigirizibwa, era ekivaamu bwe ________.
butuukirivu
obutuukirivu
omusango
Yakobo 1:12 — Alina omukisa omuntu agumira ________, kubanga bw’alimala okusiimibwa aliweebwa engule ey’obulamu Katonda gye yasuubiza abo abamwagala.
yakomererwa
yakkiriza
okukemebwa
Link copied
Has this study helped you? Share a short or your full testimony — your story helps someone else find this site.
Save your progress
Optional. You never need an account to use this site.
Keep your quiz scores and your certificate if you change phone or clear your browser.
Restore progress
Restoring replaces the progress on this device, and any certificate you print afterwards will carry the name on the record.
