Baibuli Egamba Ki Ku Kwefuga (Temperance)? — Ekitundu 2 · Ebyawandiikibwa bya KJV n'Ennamba za Strong — Bible Quiz
For each reference below, choose what that verse teaches. Your score appears at the end.
This is the graded quiz. Pass it to earn credit toward your Ministry Certificate of Endorsement.
Galatians 5:22 — Naye ________ eby’Omwoyo bye bino: okwagala, essanyu, emirembe, obugumiikiriza, ekisa, obulungi, obwesigwa
ebibala
bulijjo
abawala
1 Peter 1:13 — Noolwekyo mwetegeke nga muli bateefu, nga mutadde emitima gyammwe ku kisa kya Katonda ekiribaweebwa, Yesu ________ bw’alirabika.
omusango
Kristo
ebbaluwa
1 Peter 5:8 — Mutunulenga, mwekuume ________ wammwe Setaani, atambulatambula ng’empologoma enjala gy’eruma egenda ng’ewuluguma ng’enoonya gw’eneerya.
omulabe
okusaba
ddyo
1 Thessalonians 5:8 — Naye ffe, kubanga tuli ba musana, tulemenga okutamiira. Twambale okukkiriza ________ ng’ekyomu kifuba, era tube n’essuubi ery’obulokozi nga ye nkufiira yaffe.
bawulira
n’okwagala
n’ekizikiza
Romans 6:12 — Noolwekyo ekibi kiremenga okufuga omubiri gwammwe ________, nga mugondera okwegomba kwagwo.
muddu
ogufa
omukulu
Romans 6:13 — Temuwangayo bitundu byammwe eby’omubiri okukozesebwa ebitali bya ________ eri ekibi, naye mweweereyo ddala eri Katonda, ng’abantu abalamu abaava mu bafu. Ebitundu byammwe eby’omubiri gwammwe bikozesebwe eby’obutuukirivu eri Katonda.
omusango
butuukirivu
ebibi
Romans 13:14 — naye twambale Mukama waffe Yesu Kristo so tetuwanga mubiri ________ kukola ng’okwegomba kwagwo bwe kuli.
engule
bbanga
lusozi
Daniel 1:8 — Naye ________ n’amalirira mu mutima gwe obuteeyonoonyesa na mmere na wayini ebyavanga ku mmeeza ya kabaka, n’asaba Asupenaazi amukkirize aleme kweyonoonyesa.
Setaani
Danyeri
Akaswero
Genesis 39:12 — muka mukama we n’akwata ekyambalo kya Yusufu nga bw’agamba nti, “Weegatte nange.” Yusufu n’amwesimatulako, ekyambalo kye ne kisigala mu ________ z’omukazi wa mukama we. Ye n’adduka n’ava mu nnyumba.
amaziga
ngalo
n’obusungu
2 Timothy 2:22 — Naye ddukanga okwegomba okubi okw’ekivubuka, ogobererenga obutuukirivu, n’okukkiriza, n’okwagalana era ________ awamu n’abo abasaba Mukama n’omutima omulongoofu.
abakola
n’amala
n’emirembe
Titus 2:12 — era kituyigiriza tuleke ________ Katonda, n’okwegomba kw’ensi, tulyoke tube beegendereza, abatuukirivu abatya Katonda nga tuli mu mulembe gwa kaakano;
ayaniriza
obutatya
N’okwagala
Titus 2:13 — nga tulindirira olunaku lwe tusuubira, n’okulabika kw’ekitiibwa kya Katonda omukulu era ________ waffe Yesu Kristo;
Omulokozi
Abasuuli
Abafalisaayo
Link copied
Has this study helped you? Share a short or your full testimony — your story helps someone else find this site.
Save your progress
Optional. You never need an account to use this site.
Keep your quiz scores and your certificate if you change phone or clear your browser.
Restore progress
Restoring replaces the progress on this device, and any certificate you print afterwards will carry the name on the record.
