🌐 Language
'Olelo Hawai'iAfaan Oromoobahasa IndonesiaBelarusianBrezhonegCebuanoChamorroChichewachiShonaChongthuCiyawoDanskDeutschEestiEnglishEspañolEsperantoeʋegbeFrançaisHausaHrvatskiIgboIlocanoItalianoKikuyuKiswahiliKiyombiKreyòl AyisyenLatinaLatviešulietuviųLingálaLugandaMagyarMahasuiMāoriNederlandsNorskPohnpeianPolskiPortuguêsQach’abelRomaniRomânăSanskritSetswanaShqipsrpski jezikSuomiSvenskaTagalogTiếng ViệtTonganTwiTürkçeUyghur tiliYorùbáÍslenskaČeštinaБългарскиРусскийУкраїнськаעבריתاردوالعربيةفارسیكوردی سۆرانیअहिराणी‎नेपालीभद्रवाही‎मराठीमानक हिन्दी‎हरियाणवी‎অসমীয়াবাংলাਪੰਜਾਬੀગુજરાતીଓଡ଼ିଆ‎தமிழ்తెలుగుಕನ್ನಡമലയാളംไทยဗမာἙλληνική中文日本語한국어+ All languages
See More Jesus

Baibuli Egamba Ki Ku Ky'Okusaasira? — Ekitundu 2 · Ebyawandiikibwa mu KJV Wamu N'Ebinnumero bya Strong — Bible Quiz

For each reference below, choose what that verse teaches. Your score appears at the end.

This is the graded quiz. Pass it to earn credit toward your Ministry Certificate of Endorsement.

Mikka 7:18 — Katonda ki omulala ali nga ggwe, asonyiwa ekibi era n’asonyiwa ebyonoono byabo abaasigalawo ku bantu be? Obusungu bwe tebubeerera emirembe gyonna, naye ________ okusaasira.
asanyukira
kituuka
ayigiriza
Okuva 34:6 — Mukama n’ayita mu maaso ga Musa n’agamba nti, “Nze Mukama, Mukama Katonda alina ekisa n’okusaasira okungi, atasunguwala mangu, ajjudde obwesigwa ________ okutaggwaawo.
n’okwagala
ezzadde
olw’emirembe
Zabbuli 86:15 — Naye ggwe, Mukama Katonda oli musaasizi era ow’ekisa, olwawo okusunguwala, ojjudde ________ n’obwesigwa.
omuliro
okwagala
okukaaba
Zabbuli 86:5 — Ddala ddala olina ________ era osonyiwa, Ayi Mukama; n’abo bonna abakukoowoola obaagala nnyo.
munda
yekka
ekisa
Nekkemiya 9:17 — Baagaana okukuwuliriza, ne batassaayo mwoyo okujjukira ebyamagero bye wakolera mu bo. Baakakanyaza ensingo zaabwe, era mu bujeemu bwabwe ne balonda omukulembeze okuddayo mu buddu bwabwe. Naye ggwe Katonda asonyiwa, ow’ekisa era ajjudde okusaasira, alwawo okusunguwala era ajjudde ________, tewabaleka.
okwagala
mita
okutegeera
Okukungubaga 3:22 — Olw’okwagala ________ Mukama okutaggwaawo, tetulimalibwawo, kubanga ekisa kye tekiggwaawo.
kwa
ebibi
abakadde
Zabbuli 103:8 — Mukama wa kisa era ajjudde okusaasira, tasunguwala mangu, era alina ________ okutaggwaawo.
oluyimba
omukka
okwagala
Mikka 7:19 — Alikyuka n’atukwatirwa ________ nate; alirinnyirira ebibi byaffe, n’asuula ebyonoono byaffe byonna mu buziba bw’ennyanja.
ekisa
essuubi
amagezi
Ekyamateeka Olwokubiri 4:31 — Kubanga Mukama Katonda wo ajjudde okusaasira, taakusuulirirenga wadde okukuzikiriza, oba okwerabira ________ ye gye yakola ne bajjajjaabo gye yabalayiririra.
endagaano
muganda
abalabe
Mikka 6:8 — Mukama akulaze, ggwe omuntu, ekirungi ky’oteekwa okukola. Kaakano, Mukama kiki ky’akwetaaza, ________ okukola eby’ensonga, okuba n’ekisa era n’okutambulira mu buwombeefu ne Katonda wo.
obulwadde
okuggyako
obulumi
Koseya 6:6 — Kubanga njagala ekisa so si ________, era n’okumanya Katonda, okusinga ebiweebwayo ebyokebwa.
ssaddaaka
omwana
amawanga
Engero 3:3 — Amazima n’ekisa tobyerabiranga; byesibe mu ________ bwo, obiwandiike ku mutima gwo.
akasaale
ettaala
bulago
Zekkaliya 7:9 — “Bw’ati bw’ayogera Mukama ow’Eggye nti, ‘Musalenga ________ egy’ensonga, mukwatirweganenga ekisa n’okusaasiragananga buli muntu eri muganda we.
mikwano
emisango
ssaddaaka
Zabbuli 51:1 — Onsaasire, Ayi Mukama, ggwe alina okwagala okutaggwaawo. Olw’okusaasira ________ okungi nziggyaako ebyonoono byange byonna.
kwo
bwo
obulungi
Lukka 18:13 — “Naye ________ n’ayimirira wala n’atasobola na kuyimusa maaso ge kutunula eri eggulu ng’asaba, wabula ne yeekuba mu kifuba ng’asaba nti, ‘Katonda, onsaasire, nze omwonoonyi.’
akasasiro
omuwooza
ekisumuluzo
Abaebbulaniya 4:16 — Kale tusembererenga entebe ya Katonda ey’obwakabaka ey’ekisa ________, tufune okusaasirwa n’ekisa tubeerwe mu kwetaaga kwaffe.
n’essanyu
abaagalwa
n’obuvumu
Yoweeri 2:13 — Muyuze emitima gyammwe so si byambalo byammwe. Mudde eri Mukama Katonda wammwe, kubanga ajjudde ekisa n’okusaasira, era tasunguwala mangu; ajjudde ________ okutaggwaawo; n’abandisaanidde okubonerezebwa abasonyiwa.
okulya
akabonero
okwagala
Yona 4:2 — N’alyoka yeemulugunyiza Katonda n’amugamba nti, “Kino ddala kye nalowooza, Mukama, bwe nnali mu nsi ye waffe, lwe wasooka okuŋŋamba okujja eno. Kye kyanzirusa n’okunzirusa okugenda e ________; kubanga namanya nti ggwe oli Katonda ajjudde obulungi, alwawo okusunguwala, alina ekisa ekingi, era namanya nti ojja kwanguwa okukyusa entegeka zo ez’okuzikiriza abantu bano.
Talusiisi
Besusemesi
Kamasi
Zabbuli 145:8 — Mukama wa kisa, ajudde okusaasira, alwawo okusunguwala era ajudde ________ okutaggwaawo.
ebbanga
omukka
okwagala
Lukka 1:72 — okulaga bajjajjaffe ________, n’ajjukira n’endagaano ye entukuvu
ekisa
yekka
okutuusa
Zabbuli 103:17 — Naye ________ kwa Katonda eri abo abamutya tekuggwaawo emirembe gyonna, n’obulokozi bwe eri abaana b’abaana baabwe.
omuliro
okukaaba
okwagala
Zabbuli 23:6 — Ddala ddala ________ n’okwagala okutaggwaawo binaagendanga nange ennaku zonna ez’obulamu bwange; nange nnaabeeranga mu nnyumba ya Mukama, ennaku zonna.
omusango
ddungu
obulungi

← Back to the study